Competition in this pair is now closed. Discussion and feedback about the competition in this language pair may now be provided by visiting the "Discussion & feedback" page for this pair. Entries may also be individually discussed by clicking the "Discuss" link next to any listed entry. Source text in English A theme of the age, at least in the developed world, is that people crave silence and can find none. The roar of traffic, the ceaseless beep of phones, digital announcements in buses and trains, TV sets blaring even in empty offices, are an endless battery and distraction. The human race is exhausting itself with noise and longs for its opposite—whether in the wilds, on the wide ocean or in some retreat dedicated to stillness and concentration. Alain Corbin, a history professor, writes from his refuge in the Sorbonne, and Erling Kagge, a Norwegian explorer, from his memories of the wastes of Antarctica, where both have tried to escape.
And yet, as Mr Corbin points out in "A History of Silence", there is probably no more noise than there used to be. Before pneumatic tyres, city streets were full of the deafening clang of metal-rimmed wheels and horseshoes on stone. Before voluntary isolation on mobile phones, buses and trains rang with conversation. Newspaper-sellers did not leave their wares in a mute pile, but advertised them at top volume, as did vendors of cherries, violets and fresh mackerel. The theatre and the opera were a chaos of huzzahs and barracking. Even in the countryside, peasants sang as they drudged. They don’t sing now.
What has changed is not so much the level of noise, which previous centuries also complained about, but the level of distraction, which occupies the space that silence might invade. There looms another paradox, because when it does invade—in the depths of a pine forest, in the naked desert, in a suddenly vacated room—it often proves unnerving rather than welcome. Dread creeps in; the ear instinctively fastens on anything, whether fire-hiss or bird call or susurrus of leaves, that will save it from this unknown emptiness. People want silence, but not that much. | Winning entries could not be determined in this language pair.There were 2 entries submitted in this pair during the submission phase. Not enough entries were submitted for this pair to advance to the finals round, and it was therefore not possible to determine a winner.
Competition in this pair is now closed. | Omulamwa gw'ennaku zino, okusingira ddala mu nsi ezakulakulana, kwekuba nga abantu bayayanira akasirikiriro. Ebivuga ebirekaana, amasimu agakuba olutatadde, ebirango mu baasi n'egaali zomukka, telefayina ezirekanira mu ma offisi nebwegaba nga makalu, byonna bibonyabonya omuntu era nebimuwugula. Abantu bekooya n'ebireekana era bayayanira akasirikiriro nga okubeera mu nsiko, ku gayanja oba okubeera mu bifo ebyatekebwawo abantu okuwumuliramu. Ebyo byawandikibwa Alain Corbin, omusomesa w'ebyafaayo, nga awandiika okuva mu kiddukiro kye e Sorbornne awamu ne Erling Kagge, omulambuzi ava e Norway, nga basinziira ku bijjukizo byebaalina bwebali baddukidde mu Antarctica. Naye ate Omwami Corbin agamba mu " Ebyafaayo by'akasirikiriro" nti, tetulina lwali lusinga olwaliwo edda. Nga emipiira egiriko olupiira nga teginabaawo, enguudo mu bibuga zalinga zijudde ekurekaana kw'emipiira gy'empaka n'emisinde gy'embalaasi ku mayinja. Nga abantu tebanemalira ku masimu, baasi n'eggaali z'omukka zawumanga nga abantu banyumya. Abatunzi b'amawulire tebagapanganga ku kkubo mu kasirise, naye bagakubiranga matalisi nga balekaanira waggulu. Abatunzi b'enkenene, ebimuli n'ebyenyanja nabo baakolanga bwebatyo. Awalabirwa emizanyo n'enyimba wajjulanga olwali nga abantu bakuba engalo n'enduulu. Mu byaalo, abarimi bayimbanga nga bakola emirimu. Ensangi zino tebakyayimba. Ekikyuse si essa ly'ebirekaana kubanga ab'ebyasa eby'edda nabo ebirekaana babyemulugunyangako. Ekyakyuka ly'essa ly'ebuwugula ebyadda awalibadde akasirikiriro. Ekibuzabuza kiri nti akasirikiriro bwekabeera mu kibira, mu ddungu ekkalu, mu kisenge ekikalu, omuntu atandika okukeganya mu kifo ky'okukanyumirwa. Okuwubaala kuyingirawo. Okutu kutandika okuwulira buli kantu ng'omuliro, obunyonyi, oba ebikoola by'omuti ebifuyibwa empewo nga kunonya ekinakuwonya ekiwubaalo. Abantu baagala akasirikiriro naye nga si kangi. | Entry #23833 — Discuss 0 — Variant: Not specifiednone
| “Embeelay’ekiseela, waakili munsi ezikulaakulanye, abaantu baluubilila olusilika nga tebasobola kulusaanga. Okuwuluguma kw’ emotoka, eddoboozily’amasimu agakuba obutakoma, obulaango ku’byuuma bi kalimagezi mu baasi ne gaali za’kayoola, televisoni ezilekaana ne mu yafesi ezitaliimu muntu, kibuguutantanyan’okuteganya.Abaantu bamaliliza ne kerere ate ngabayayaanila kasirikiriro- oba mu nsiko, kun’salosalo ze’nyaanja, obamu’budukiro bwe’beewaddeyo okukakana okwekimmemmette. Alain Corbin, omuyigirizaw’ebyafaayo, awandikira mu budukiro e Sorbonne, ne Erling Kagge omulambuzi omu Daachi, okuva mu bijukizo ebyebyasigalilamu Antarctica, bombi jebagezaako okudukila. Nate, nga Mwaami Corbin bw’agaamba mu “A History of Silence”, kiyiinzika okubanga teyali kerere nga bwekyaali edda. Nga emipiira egya muwuwo teginabaawo, enguudoz’omukibuga zajulaanga ekibwatuko kyemipiira gyarimu zebyuuma. Nga Okwebonga kumasimu agabuliwendinkufuna tekunaba, baasi ne gaali za’kayoola zavuganga’nemboozi. Abantuunzi b’empapulaz’amawulire tebaalekaanga ebyamaguzi byaabwe mu kasilise, naye baabilaanga ngakudoboozi elyawagulu dala, nga’abatuunzib’ensaali, vayoleeti ne’byenyanja ebi’su. Ebibanda ne opera byebyaali ebifo bya kereren’akavuyo. Ne mu byaalo, abakopi baayiimbanga bwebakola. Tebakyaayiimba enakuzino. Ekikyuuse ssibwebuungi bwakerere, abeemyaaka egyedda bwe bemulugunyaangako, naye obuungi bwo kubuguutanya. Ekijjuzaa kabaanga akasilise kekaandiyingilide. Walabiseewo obutakwatagana obulala, kubaanga bwe buyingilila- munda mwe’kibira kya’payini, mu bu’kunya bwe’ddungu, mu kiseenge kye’baakavaamu mu bwangu- kitela okutiisa mu’kifokyokwaaniriza. Okutya kuyingirawo; okutu kudukka ku’kintu kyona, oba kwesooza oba akanyonyi akakaaba oba eddoboozi lye’bikoola, kye’kinaawonya ekisassalala ekitamanyidwa. Abaantu baagala akasiriikiriro, nayes sinyo ddala. | Entry #24427 — Discuss 0 — Variant: Not specifiednone
| | | | | X Sign in to your ProZ.com account... | | | | | | ProZ.com translation contestsProZ.com translation contests offer a fun way to take a break from your normal routine while testing and honing your skills with fellow translators.
ProZ.com Translation Contests. Patent pending. |